Malaika ngamba oyo amponya enzikiza Asula mu bire obulunji bwamuwanika Ndaga eddaala elintwaala mugulu malaika
Malaika owedoboozi eliwooma Eyayimba ekiro kata omusana gubukeyo Ndaga eddaala elintwaala mugulu malaika
Malaika nze ndabika ngenda kulinya enyonyi Male mbuukemu anti mubwengula wewali egulu Ntwaala mugulu malaika X2
Aaaaahhhhhhh aaahhhhhhh Teli akwagala nga bwenkwagala Ndaga eddaala elintwaala mugulu malaika
Malaika owemunyeenye mumaaso Akakanya abakaaba bwabatunula mumaaso Ndaga eddaala elintwaala mugulu malaika
Malaika nze ndabika ngenda kulinya enyonyi Male mbuukemu anti mubwengula wewali egulu Ntwaala mugulu malaika X2
Aaaaahhhhhhh aaahhhhhhh Teli akwagala nga bwenkwagala Ndaga eddaala elintwaala mugulu malaika
Malaika nze ndabika genda kulinya enyonyi Male mbuukemu anti mubwengula wewali egulu Ntwaala Aaaaahhhhhhh aaahhhhhhh
Teli akwagala nga bwenkwagala Ndaga eddaala elintwaala Mugulu malaika Ndaga eddaala elintwaala Mugulu Malaika… malaika wange